Ensura 19 · Juz 16

Maryam · 19:73

وَإِذَا تُتْلَىٰ عَلَيْهِمْ آيَاتُنَا بَيِّنَاتٍ قَالَ الَّذِينَ كَفَرُوا لِلَّذِينَ آمَنُوا أَيُّ الْفَرِيقَيْنِ خَيْرٌ مَقَامًا وَأَحْسَنُ نَدِيًّا

73. Bwe bisomebwa ku bo ebigambo byaffe nga binnyonnyofu, abo abaakaafuwala bagamba abo abakkiriza, nti ku bibiina ebibiri kiriwa ekirina ekifo ekirungi? era abalina enkungaana ezisinga obulungi.

Tafsiri

Tewali tafsiri mu lulimi lwo. Kino kye Al-Mukhtasar mu Luzungu.

73. When My clear revelations to My Messenger are recited to people, the disbelievers say to the believers: Which of our two parties is better in residence and dwelling and superior in assembly and gathering: Our party or your party?

Ggulawo mu somero - Soma sula yonna