An-Nas

سورة الناس

Ensura 114 · Makki · 6 enyaata

114:1 · An-NasJuz 30 · lup. 604

قُلْ أَعُوذُ بِرَبِّ النَّاسِ1

1. Gamba nti, nsaba obukuumi okuva eri Mukama omulabirizi wa bantu.
114:2Juz 30 · lup. 604

مَلِكِ النَّاسِ2

2. Omufuzi w'abantu
114:3Juz 30 · lup. 604

إِلَٰهِ النَّاسِ3

3. Asinzibwa abantu.
114:4Juz 30 · lup. 604

مِنْ شَرِّ الْوَسْوَاسِ الْخَنَّاسِ4

4. Amponye obubi bw’omulabankanya sitaani omwekwesi
114:5Juz 30 · lup. 604

الَّذِي يُوَسْوِسُ فِي صُدُورِ النَّاسِ5

5. Oyo alabankanya (e mitima egiri) mu bifuba by'abantu.
114:6Juz 30 · lup. 604

مِنَ الْجِنَّةِ وَالنَّاسِ6

6. (Sitaani) ow’omu majiinni ne sitaani ow’omu bantu.

Zannya okuva ku ntandikwa y'ensura