Al-Fil

سورة الفيل

Ensura 105 · Makki · 5 enyaata

105:1Juz 30 · lup. 601

أَلَمْ تَرَ كَيْفَ فَعَلَ رَبُّكَ بِأَصْحَابِ الْفِيلِ1

1. Tewamanya Katonda kyeyakola eggye ly’enjovu?
105:2Juz 30 · lup. 601

أَلَمْ يَجْعَلْ كَيْدَهُمْ فِي تَضْلِيلٍ2

2. Enkwe zaabwe tezaagwa butaka?
105:3Juz 30 · lup. 601

وَأَرْسَلَ عَلَيْهِمْ طَيْرًا أَبَابِيلَ3

3. N'abasindikira e binnyonyi nga bijjira mu bibinja.
105:4Juz 30 · lup. 601

تَرْمِيهِمْ بِحِجَارَةٍ مِنْ سِجِّيلٍ4

4. Nga bibakanyugira amayinja amookye.
105:5Juz 30 · lup. 601

فَجَعَلَهُمْ كَعَصْفٍ مَأْكُولٍ5

5. Nebafuuka nga omuddo ogagayiddwa ensolo ne gufuluma nga gufuuse obusa.

Zannya okuva ku ntandikwa y'ensura